[:en]Okukwatibwa kwa bakungu mu NRM abaanyaga ez’okukuuma akalulu ka Museveni kusattizza abalala abaali ku mulimu – Watchdog Uganda[:]

[:en]Okukwatibwa kwa bakungu mu NRM abaanyaga ez’okukuuma akalulu ka Museveni kusattizza abalala abaali ku mulimu – Watchdog Uganda[:]

[:en]

OMUYIGGO okukwata abakungu be Kibiina kya Nationwide Resistance Movementi NRM abeekomya ensimbi z’abakuumi ba kalulu ka Pulezidenti Museveni kwongedde  okusattizza banaabwe bwe baali bakola omulimu guno.

Kino kidiridde wiiki ewedde Pulezidenti yenyini okulagira okunoonyereza ku bigambibwa nti waaliwo ensimbi ezabulankanyizibwa abakungu naddala mu wooffiisi ye e Kyambogo, ekyaleetawo abamu ku baakola ku mulimu gw’okukuuma akalulu ke mu bifo awalonderwa  okutandika okwemulugunya nti tebasasulwa nabalala nti omutemwa ogwali ogw’okubawebwa tegwawera.

Kinajjukirwa nti kyatekebwatekebwa nti buli muntu eyali ow’okukuuma bokisi y’omukulembeze we Ggwanga yali wakufuna ensimbi 100,000 kyokka nga abamu tebazifunako yadde abalala baafuna 50,000.

Hill Water

Kino kyasinga kweyolekera mu kitundu kya Busoga period eyali omukwanaganya we mirimu mu Offisi ya Pulezidenti e Kyambogo atwala ettundutundu lya Busoga George Kintu naakwatibwa nga kigambibwa nti ono yali abulankanyizza ensimbi ezisoba mu bukadde 60, oluvanyuma nateebwa ku kakalu ka Poliisi.

Omuyiggo gweyongerayo okusobola okuzuula abalala period period omu ku bakungu mu Offiisi eno Norah Bamutaze naye yakwatiddwa nga kigambibwa okuba nga naye yabulankanya ezisoba mu bukadde 50, period nga kati akuumibwa ku Poliisi ye Nalufeenya mu Jinja.

Akulira emirimu mu Offiisi ya Pulezidenti e Kyambogo Faruk Kirunda yategezezza nti bakola ekisoboka okulaba bazuula abantu abatasasulwa mu kulonda okuwedde kyokka nga baakola omulimu gwabwe.

“Ensimbi zonna ezabulankanyizibwa tugenda kufuba okulaba nga tuzijja ku abo abazitwala mu lukujjukujju period ziwebwe be zaalina okuwebwa kubanga kubanga tukizudde nti baakola naye tebasasulwa” Kurunda bwe yagambye.

Yanyonyodde nti bataddewo ttiimu endala ekole okunonyereza okwetoloola e Ggwanga lyonna okusobola okuzuula abo bonna abeetaba mu kubulankanya ensimbi ezaali ez’okuwebwa abantu abaalina okukuuma akalulu ok’omukulembeze we Ggwanga.

“Mu bitundu ebisinga omulimu gwatambula bulungi period teri kwemulugunya kwonna” Kirunda bwe yayongeddeko.

Do you’ve a narrative in your neighborhood or an opinion to share with us: Electronic mail us at editorial@watchdoguganda.comSource link

[:]

CATEGORIES
TAGS
Share This

COMMENTS

Wordpress (0)
Disqus ( )
en_USEnglish
close(x)


<